(1)Geofrey mubuto bwe nga akula yakula bulunji ngabala ela bazanyanga bulunji nga ebyana bwobimanyi,lunaku lumu balinga bazanya balaba Geofrey nga ali kutaka,bamudusa mudwaliro maama weee Bambi nga akaaba,okutuka mudwaliro maama Geofrey nga akaaba Kimu nti mukama yamba,bwatyo mukama nawulila okukaaba kwabwe Geofrey nawona.naye wakati wemyaka Kuminagumu ekilwade ela nekilumba,kuluno kyaja kimalilide ella Geofrey kyamuleka mulema,mukama yeeyaatasa.hhmmm oohh
Chorus
MUKAMA TUKUSINZA ERA TUKUTENDA,TUKWEBAZA TUKUWA EKITIBWA MUKAMA WEBALE,3×
(2)Ekyengera Ku tempo,ngabasala ekubo Geofrey ne mwnyina,Bali Ku Boda amagombe bwegayasama bona okubamila,trailer yajila Ku speed ella Ku ffe kweyasibila,mukama yagolola omukonogwe ella bwatyo natuwonya.
(3) Geofrey okubelawo kwange kwona munange mukama yanyambye,omwaka gwali birri abirrimwena(2024) omwaka ogwo katono guntwale,mu toun Ekajansi emotoka yajila Ku speed ezitenkanika,Naye malayika yaliwo awo kumpinange,yakuba omulanga nga agamba mukamawe nti Geofrey wuno afaa,yagolola omukonogwe bwatyo nawonya Geofrey,mumwaka gwegumu Geofrey nawanuka enamasuba kuzimbe,ella nga bwekyawandikibwa nti ndituma bamalayika bakuwanilile, Geofrey teyakosebwa nakamu kubanga okwagalako kwaliwo,okutusa Kakano nemilembe ejilija okwagalako wekuli.
END