dedicate this song to my lovely mama
It's bash on the beat
Ensi bweba eganye maama oberawo
Ombereddewo okuva nga ndi bujje okutusa kati nga nsajjakudde
Maama gweyandaga ekubo
Omutima omulungi, nekisa kyo kyekinfudde kyendi
Ya Allah bless my mama for the rest of her life
ohhhh.........ohhhhhh.....ohhhhh.......
"Maama.................maama.............maaamaaaaaa......
Ebigambo tebimala okukubulira empulira jempuliramu inside of me .........
Naye gwe kwagala kwagala okw’amazima kwe nnyinza okumanya maaaaamaa....
Oli musingi gwange,enjuba mu maaso gange.
Maama.....mama..... I....love...you... my sweet maamaaaaa.....".
Nzijukira ebiro by'otebakanga, ensiri nezikuluma kulwange
Otulo netubula ngandwadde maamaa your my hero mama
Tewafunanga sanyu maama nga sili fine
Wanjigiliza okuba omwesigwa, era omugumu mu nsi eno
Maama wajawo okutya mu bulamu bwange
And whenever I look in the mirror, I see you, my maama
ohhhhhj.......maaama.... I love you so much....
"Maama.................maama.............maaamaaaaaa......
Ebigambo tebimala okukubulira empulira jempuliramu inside of me .........
Naye gwe kwagala kwagala okw’amazima kwe nnyinza okumanya maaaaamaa....
Oli musingi gwange,enjuba mu maaso gange.
Maama.....mama..... I....love...you... my sweet maamaaaaa.....".
Ohhhh, Mama, I was a foolish in the past, but now I finally understand
The pain I put you through
All the days I made cry mama now am here for you
ohhhhh.....maamaaa...gwe asinga
Era okwagala kwange tekulikoma luberela
Coz you made the world feel like ahome to me.
Ohhhhh...... mama.....I will make u proud...
"Maama.................maama.............maaamaaaaaa......
Ebigambo tebimala okukubulira empulira jempuliramu inside of me .........
Naye gwe kwagala kwagala okw’amazima kwe nnyinza okumanya maaaaamaa....
Oli musingi gwange,enjuba mu maaso gange.
Maama.....mama..... I....love...you... my sweet maamaaaaa.....".
To my lovely mama "Ms.Jesca"